Call us at 0775450028
E-mail: info@abasomi.com

Okulanya

Okulanya Mpiisa ya Baganda Yadda Nyo. Omuntu bwe yayitibwanga okubako bya yogera, wewawo yatindika nga na kulanya. Yatotola aka wanu na kaga ebikwatagana no buzale bwe.Muluganda Oluguumidde, okuteggeza okulanya, bakozesa ekisoko ekigamba nti "Tambula Ngo Muganda"

NB: BAJJAJJAABO BALAMBIKE NGA BWE BAZAALAGANA NG'OMU AZAALIBWA ADDIRIRA SSO SIBAALUGANDA. JJUKIRA NTI BULI KY'OJJUZA WANO KIRAGA AMAZIMA N'OKUMANYA BY'OLINA. SABA OYAMBIBWE OJJUZE EKYO EKITUUFU KYOKKA. BW'OGOBERERA AMAGEZI AGO ONOOBA OYAMBYE MUKUZIMBA EKIKAAKYO NE BUGANDA.

Omuganda atambula bwati

OKULANYA (OKUTAMBULA NG’OMUGANDA)

1. Nze ………………………………………………Mbeera………………………………………………..………………
2. Ndi Mutabani oba Muwala wa…………………………………………………e ..………………………….…………..…………
(Kitaawo bwaba yafa! Ogamba nti agalamidde) e ……………………………………..……………………………………
3. Ndi Muzzukuluwa……………………………………………......... Atudde(agalamidde) e ……….…………….…..……………
4. Ndi Muzzukuluwa …………………………………………………………………agalamidde e …….…………..……………….……
5. Ndi Muzzukuluwa …………………………………………………………………agalamidde e .…………………….…………….....
6. Nva munnyumba ya ……………………………………………………………… e ………………………………....……………………
7. Nsibuka mu Luggya lwa ………………………………………………………… e ……………………………..….….…………………
8. Mu Lunnyiriri lwa …………………………………………………………………… e …………………………..……..………………….
9. Mu Mumutuba gwa ………………………………………………………………. e ……………………………..……….………………
10. Mu Ssiga lya …………………………………………………………………………. e ………………………….…………….…………….
11. Jajja owakasolya ye …………………………………………………… atudde e …………………………………………..……………
Oyo nga y’angatta ku Ssabasajja Kabaka wa Buganda
12. Neddira ………..………………………………………………….. Akabbiro …………………………………………………….…………
13. Omubala gwaffe guvuga nti..................
14. Mmange anzaala ye ………………………………………………………atudde (Agalamidde) e …………………………..……
15. Muwalawa …………………………………………………………. e ……………………………………………………………….…………
16. Muzzukuluwa …………………………………………………… e ……………………………………………………………….…………
17. Jajja OwaKasolyaye ……………………………………………………………… Atudde e …………………………..………..……..
18. Jajja omukazi azaalakitange ye ………………………………………..….. Muzzukuluwa ………………………………..…….
19. Jajja omukazi azaala Mmange ye ……………………………………….….Muzzukulu wa ……………………………….….….
20. Ndi musajja mufumbo mukyalawange ye ……………………………………….muzukuluwa …………………….
21. Ndi Musajja Muganda .
22. Ssabasajja Kabaka awangaale

2015-02-17 23:13:53
12
okulanya esibuuko 
0

About The Author

Comments

Our Partners