Call us at 0775450028
E-mail: info@abasomi.com

Ebikokyo - Koi Koi??

Showing 1-20 of 33 items.

Abaana b'azaala b'alyako

Nnamunswa

Abadongo musirike nseke

Enseenene

Abakulu n'abakulu baagalana

Ekirevu n'enviiri. (Kiyita ku bisige ne kiraga eri enviiri)

Abooluganda Abeeru n'abeeru basisinkanye

mu mpaka zaabwe tewali asinga munne....... Ebigere.

Muwogo mu mannyo.

.....................

Agenda ku makya adda lwa ggulo

Oluggi. (Ezaali ezedda ze baayitanga Kyamututte bukya)

Akamyanso akaamyansa e Nnamagunga wakalaba?

Embaga ya kitaawo ne nnyoko waliko?

Akasajja akampi kaaganja mu maaso ga Kabaka

Emmwanyi.

Akasajja akampi kaakuba taata ekigwo

Akaseeresi kaawo kammalidde ensuwa zange.

Akaseerezi nga

Ettooke mu mumiro.

Akasolo Kabaka ke yeebaagira

Ettungulu.

Akasolo kange bakatema katambula.......

Ekiryo.

Akati akalungi kaamera mu maggwa........

Olulimi.

Aliira mu maggwa

Olulimi.

Alina amabeere mangi naye tayonsa.....

Ffene/ Ekifenensi/ Ffenensi

Alina ennyumba bagizimba bangi naye asulamu bw'omu......

Entaana.

Alindabira Bena ndimuweera...........

Eriiso ly'enkukunyi.

Ani yasooka Kabaka okugula emmotoka..........

Ente.

Ani yasooka Kabaka okwambala Vesiti............

Omuziggoonyo.

Asiiba azina era asula azina ..........

Olukindu.

Our Partners